Add parallel Print Page Options

“Temweyitanga ‘Labbi[a] ,’ kubanga Katonda yekka ye Muyigiriza wammwe, naye mmwe muli baaluganda. (A)Era temuyitanga muntu yenna ku nsi ‘Kitammwe,’ kubanga Katonda ali mu ggulu ye yekka gwe muteekwa okuyita bwe mutyo. 10 Era temuganyanga muntu yenna kubayita ‘bayigiriza,’ kubanga omuyigiriza wammwe ali omu yekka, ye Kristo.

Read full chapter

Footnotes

  1. 23:8 Labbi kitegeeza Omuyigiriza