Add parallel Print Page Options

11 (A)Tudduukirire, nga tulwanyisa abalabe baffe,
    kubanga obuyambi bw’abantu temuli nsa.
12 (B)Bwe tunaabeeranga ne Katonda, tunaabanga bawanguzi,
    kubanga ye y’anaalinnyiriranga abalabe baffe wansi w’ebigere bye.

Read full chapter