Add parallel Print Page Options

22 (A)Bazzukulu ba Kokasi baali

Amminadaabu mutabani we, Koola muzzukulu we,

Assiri muzzukulu we; 23 Erukaana muzzukulu we,

Ebiyasaafu muzzukulu we, Assiri muzzukulu we;

24 (B)Takasi muzzukulu we, Uliyeri muzzukulu we, Uzziya muzzukulu we, ne Sawuli muzzukulu we.

25 Batabani ba Erukaana baali

Amasayi ne Akimosi,

26 ne bazzukulu be nga be ba Erukaana, ne Zofayi,

ne Nakasi, 27 (C)ne Eriyaabu,

ne Yerokamu, ne Erukaana

ne Samwiri.

28 (D)Batabani ba Samwiri baali

Yoweeri omuggulanda we,

n’owokubiri nga ye Abiya.

29 Bazzukulu ba Merali baali

Makuli, ne Libuni,

ne Simeeyi, ne Uzza,

30 ne Simeeyi, ne Kaggiya

ne Asaya, ng’omu ye kitaawe w’omulala nga bwe baddiriŋŋana.

Read full chapter