Add parallel Print Page Options

21 (A)Danyeri n’addamu nti, “Wangaala, ayi kabaka. 22 (B)Katonda wange yatumye malayika we, n’aziba emimwa gy’empologoma zireme okunkolako akabi kubanga nasangiddwa nga sirina musango mu maaso ge. Ate ne mu maaso go sirina musango, ayi kabaka.”

Read full chapter