Add parallel Print Page Options

11 (A)Awo Dawudi n’abasajja bonna be yali nabo, ne bayuza ebyambalo byabwe.

Read full chapter

12 Ne bakaaba, ne bakungubaga ne basiiba okutuusa akawungeezi ku lwa Sawulo ne Yonasaani mutabani we; ne ku lw’eggye lya Mukama, ne ku lw’ennyumba ya Isirayiri; kubanga bonna baali bafudde n’ekitala.

Read full chapter