Add parallel Print Page Options

Okukwatibwa kwa Suteefano

(A)Suteefano, ng’ajjudde ekisa kya Katonda n’amaanyi, n’akolanga ebyamagero bingi n’obubonero mu bantu. (B)Naye abamu ku b’omu kuŋŋaaniro abeeyitanga Abalibettino, n’Abakuleene n’Abalegezanderiya, n’Abakirukiya n’Abasiya, ne bawakana ne Suteefano. 10 (C)Kyokka tebaasobola kuwakanya magezi n’Omwoyo bye yayogeza.

Read full chapter