Add parallel Print Page Options

(A)Kubanga obusungu bwa Katonda bubuubuukira ku baana ab’obujeemu abakola ebintu ebyo, (B)ate nga nammwe edda mwe mwatambuliranga, bwe mwabikolanga. (C)Naye kaakano mweyambulemu ebintu ebyo byonna; obusungu, n’ekiruyi, n’ettima, n’okuvvoola, n’okunyumya emboozi ey’ensonyi.

Read full chapter