Add parallel Print Page Options

29 omusajja anaabanga yeebase n’omuwala oyo anaasasulanga kitaawe w’omuwala sekeri eza ffeeza amakumi ataano.[a] Omusajja anaawasanga omuwala oyo okuba mukazi we, kubanga anaabanga amaze okumusobyako. Era taamugobenga okumala ebbanga lyonna omusajja oyo nga mulamu.

Read full chapter

Footnotes

  1. 22:29 Sekeri za ffeeza amakumi ataano Zenkanankana nga kitundu kya kilo