Add parallel Print Page Options

22 as the days on which the Jews obtained rest from their enemies and as the month which was turned for them from sorrow into joy, from mourning into celebration. They were to observe these days with joyful banqueting, sending food to one another and gifts to the poor. 23 [a]The Jews adopted as a custom what they had begun doing and what Mordecai had written to them.(A)

VII. Epilogue: The Rise of Mordecai

Summary of the Story. 24 (B)Haman, son of Hammedatha the Agagite, the foe of all the Jews, had planned to destroy them and had cast the pur, or lot, for the time of their defeat and destruction.

Read full chapter

Footnotes

  1. 9:23 According to the story, the two-day celebration has its roots in popular observance, which Mordecai’s leadership reinforces and regularizes.

22 (A)era nga kye kiseera Abayudaaya kye baafunirako eddembe eri abalabe baabwe, ate era nga gwe mwezi obuyinike bwabwe lwe bwafuulibwa essanyu, n’okunakuwala kwabwe ne kukoma. Moluddekaayi n’abiwandiika okujjukira ennaku ezo ng’ennaku ez’okuliirangako embaga n’okusanyukirangako, ate era n’okuweerezaganya ebyokulya ebirungi, era n’okugabiranga abaavu ebirabo.

23 Awo Abayudaaya ne basuubiza okukola nga bwe baatandika, nga Moluddekaayi bwe yabawandiikira. 24 (B)Kamani mutabani wa Kammedasa Omwagaagi omulabe w’Abayudaaya bonna, yali asalidde Abayudaaya olukwe okubazikiriza, era ng’akubye akalulu Puli, okubasaanyaawo n’okubazikiriza.

Read full chapter