Add parallel Print Page Options

Mukama, Omutonzi era Omulokozi

21 (A)“Jjukira ebintu bino, ggwe Yakobo;
    oli muweereza wange ggwe Isirayiri.
Nze nakubumba, oli muweereza wange,
    ggwe Isirayiri sirikwerabira.
22 (B)Ebyonoono byo mbyezeewo n’embisenda ng’ekire, n’ebibi byo ne mbyerawo ng’olufu olw’omu makya. Komawo gye ndi kubanga nakununula.”

Read full chapter