Add parallel Print Page Options

(A)Muzzeemu amaanyi emikono eminafu, n’amaviivi agajugumira mugagumye.

Read full chapter

(A)Mugambe abo abalina omutima omuti nti,
    Mubeere n’amaanyi temutya:
laba Katonda wammwe alijja;
    alibalwanirira,
alage abalabe bammwe obusungu obw’Obwakatonda,
    era alibalokola.

Read full chapter