The Lord’s Negative Response

15 Then the Lord said to me, “Even if Moses and Samuel(A) should stand before me,(B) my compassions would not reach out to these people. Send them from my presence, and let them go.(C) If they ask you, ‘Where will we go?’ tell them: This is what the Lord says:

Those destined for death,(D) to death;
those destined for the sword, to the sword.
Those destined for famine, to famine;
those destined for captivity, to captivity.

“I will ordain four kinds[a] of judgment for them”—this is the Lord’s declaration—“the sword to kill, the dogs to drag away,(E) and the birds of the sky and the wild animals of the land(F) to devour and destroy.

Read full chapter

Footnotes

  1. 15:3 Lit families

Yuda Wakuzikirira

15 (A)Awo Mukama n’alyoka aŋŋamba nti, “Musa ne Samwiri ne bwe bandiyimiridde okunneegayirira, sandisonyiye bantu bano. Bagobe okuva mu maaso gange, banviire. (B)Era bwe bakubuuza nti, ‘Tunaagenda wa?’

“Bagambe nti, ‘Kino Mukama kyagamba nti,
Ab’okuttibwa bagenda kuttibwa,
n’ab’ekitala bafe ekitala, n’ab’enjala bafe enjala,
n’ab’okuwambibwa bawambibwe.’

(C)“Ndiweereza engeri nnya ez’okubazikiriza,” bw’ayogera Mukama. “Ekitala kya kufumita, embwa zikulule, ebinyonyi eby’omu bbanga n’ensolo ez’omu nsiko zirye n’okuzikiriza.

Read full chapter