Add parallel Print Page Options

15 Onoosigala mu kkubo ery’edda
    abasajja abakozi b’ebibi lye baakwata?
16 (A)Baatwalibwa ng’ekiseera kyabwe tekinnatuuka,
    emisingi gyabwe gyatwalibwa amataba.
17 (B)Be bagamba Katonda nti, ‘Tulekere emirembe!
    Ayinzabyonna ayinza kutukola ki?’
18 (C)Ate nga ye, ye yajjuza ennyumba zaabwe ebintu ebirungi,
    noolwekyo neewuunya nnyo amagezi g’abakozi b’ebibi.

Read full chapter