Yobu 32:2
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
2 (A)Naye Eriku, mutabani wa Balakeri Omubuzi, ow’omu kika kya Laamu, n’anyiigira nnyo Yobu olw’okweraba ng’atalina musango, naye n’anenya Katonda.
Read full chapter
Job 32:2
New International Version
2 But Elihu son of Barakel the Buzite,(A) of the family of Ram, became very angry with Job for justifying himself(B) rather than God.(C)
Yobu 32:6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Awo Eriku mutabani wa Balakeri Omubuzi n’addamu n’ayogera nti,
“Nze ndi muto mu myaka,
mmwe muli bakulu,
kyenavudde ntya
okubabuulira kye ndowooza.
Job 32:6
New International Version
6 So Elihu son of Barakel the Buzite said:
“I am young in years,
and you are old;(A)
that is why I was fearful,
not daring to tell you what I know.
Bayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.
Holy Bible, New International Version®, NIV® Copyright ©1973, 1978, 1984, 2011 by Biblica, Inc.® Used by permission. All rights reserved worldwide.
NIV Reverse Interlinear Bible: English to Hebrew and English to Greek. Copyright © 2019 by Zondervan.
