Add parallel Print Page Options

11 (A)Naye ng’abalongo tebannazaalibwa, era nga tebannabaako kye bakola kyonna ekirungi oba ekibi, okusiima kwa Katonda nga bwe kuli, 12 (B)si lwa bikolwa wabula ku bw’oyo eyabayita, kyategeezebwa Lebbeeka nti, “Omukulu y’aliba omuweereza w’omuto.” 13 (C)Era nga bwe kyawandiikibwa nti, “Yakobo namwagala, naye Esawu namukyawa.”

Read full chapter